John 6:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne basaabala mu lyato, ne bawunguka okugoba e Kafarunawumu; enzikiza yali yakutte dda, naye Yezu nga tannajja gye bali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne basaabala mu lyato ne boolekera Kaperunawumu. N’obudde bwali buzibye nga ne Yesu tannaba kutuuka gye bali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne basaabala mu lyato, baali bawunguka ennyanja okugenda e Kaperunawumu. N'obudde bwali buzibye nga ne Yesu tannaba kutuuka gyebali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne basaabala mu lyato, ne bawunguka okugenda e Kafarunawumu. Obudde bwali nga buzibye, ate nga ne Yesu tannajja gye bali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne basaabala mu lyato, baali bawunguka ennyanja okugenda e Kaperunawumu. N'obudde bwali buzibye nga ne Yesu tannaba kutuuka gye bali.