John 6:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka waaliwo amaato amalala agaava e Tiberiya ne gagoba kumpi n'ekifo mwe baaliira omugaati Omukama ng'amaze okwebaza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka amaato ne gava e Tiberiya ne gagoba awo kumpi n’ekifo abantu we baaliira emigaati Yesu gye yabawa ng’amaze okwebaza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye amaato amalala gaava e Tiberiya ne gagoba kumpi ne gye baaliira emigaati Mukama waffe bwe yamala okwebaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo amaato amalala ne gava e Tiberiya, ne gagoba okumpi n'ekifo abantu we baaliira emigaati, nga Mukama waffe amaze okwebaza Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(naye amaato amalala gaava e Tiberiya nga gagoba kumpi ne gye baaliira emigaati Mukama waffe bwe yamala okwebaza):