John 6:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bajjajja baalya manu mu ddungu, nga bwe baawandiika nti: ‘Yabawa omugaati oguva mu ggulu balye.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bajjajjaffe baalya emmaanu mu ddungu nga bwe kyawandiikibwa nti, ‘Yabawa emmere okuva mu ggulu balye.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bajjajjaffe baaliiranga emmaanu mu ddungu; nga bwe kyawandiikibwa nti Yabawa emmere okulya eyava mu ggulu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bajjajjaffe baalya mannu mu ddungu, nga bwe kyawandiikibwa nti: ‘Yabawa omugaati oguva mu ggulu balye.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bajjajjaffe baaliiranga emmaanu mu ddungu; nga bwe kyawandiikibwa nti Yabawa emmere okulya eyava mu ggulu.