John 6:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayudaaya ne bamwemulugunyiza kubanga yali agambye nti: “Nze mugaati ogwakka nga guva mu ggulu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayudaaya ne batandika okwemulugunyiza Yesu, kubanga yabagamba nti, “Nze mmere eyava mu ggulu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abayudaaya ne bamwemulugunyiza kubanga yagamba nti, “Nze mmere eyava mu ggulu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayudaaya ne beemulugunyiza Yesu kubanga yagamba nti: “Nze mugaati ogwava mu ggulu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abayudaaya ne bamwemulugunyira kubanga yagamba nti Nze mmere eyava mu ggulu.