John 6:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bagamba nti: “Ono si Yezu omwana wa Yozefu, gwe tumanyiiko kitaawe ne nnyina? Kale ayinza atya okugamba nti: ‘Nakka nga nva mu ggulu?’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bagamba nti, “Ono si ye Yesu omwana wa Yusufu? Kitaawe ne nnyina tubamanyi. Kale ayinza atya okugamba nti, ‘Nava mu ggulu?’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bagamba nti, “Ono si ye Yesu omwana wa Yusufu, gwe tumanyiiko kitaawe ne nnyina? kaakano agamba atya nti, Nnava mu ggulu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagamba nti: “Ono si ye Yesu omwana wa Yosefu? Kitaawe ne nnyina tubamanyi. Kale ayinza atya okugamba nti: ‘Nava mu ggulu?’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bagamba nti Ono si ye Yesu omwana wa Yusufu, gwe tumanyiiko kitaawe ne nnyina? kaakano agamba atya nti Nnava mu ggulu?