John 6:52 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayudaaya ne bawakana bokka na bokka nga bagamba nti: “Ono ayinza atya okutuwa ennyama ye okugirya?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayudaaya ne batandika okuwakana bokka na bokka nga bagamba nti, “Ono ayinza atya okutuwa omubiri gwe okugulya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abayudaaya ne bawakana bokka na bokka, nga bagamba nti, “Ono ayinza atya okutuwa omubiri gwe okugulya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayudaaya ne bawakana bokka na bokka nga bagamba nti: “Ono ayinza atya okutuwa omubiri gwe okugulya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abayudaaya ne bawakana bokka na bokka, nga bagamba nti Ono ayinza atya okutuwa omubiri gwe okugulya?