John 6:62 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Leero nno bwe muliraba Omwana w'Omuntu ng'alinnya gye yabeeranga?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale mulirowooza ki bwe muliraba Omwana w’Omuntu ng’addayo gye yava?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kiriba kitya bwe muliraba Omwana w'omuntu ng'alinnya gye yali olubereberye?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale ate bwe muliraba Omwana w'Omuntu ng'alinnya gye yali olubereberye?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale kiriba kitya bwe muliraba Omwana w'omuntu ng'alinnya gye yali olubereberye?