John 6:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Wano waliwo omulenzi alina emigaati etaano egya sayiri, n'ebyennyanja bibiri; naye ebyo bye biki ku bangi bati?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wano waliwo omulenzi alina emigaati etaano egya sayiri, n’ebyennyanja bibiri. Naye bino binaagasa ki abantu abangi bwe bati?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Waliwo omulenzi wano alina emigaati etaano egya sayiri n'ebyennyanja bibiri; naye bino binaabagasa ki abenkanidde awo obungi?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Wano waliwo omulenzi alina emigaati etaano egya bbaale, n'ebyennyanja bibiri. Naye bino binaagasa ki, ku bantu abangi bwe bati?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo omulenzi wano alina emigaati etaano egya sayiri n'ebyennyanja bibiri; naye bino binaabagasa ki abenkanidde awo obungi?