John 7:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda be bwe baamala okwambuka ku mbaga enkulu, naye n'alyoka ayambuka, si mu lwatu wabula mu kyama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baganda be bwe bamala okwambuka ku mbaga naye n’ayambuka, mu kyama so si mu lwatu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye baganda be bwe baamala okwambuka ku mbaga, naye n'ayambuka, si mu lwatu, wabula mu kyama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda be bwe baamala okwambuka ku mbaga, naye n'ayambuka, si mu lwatu, wabula mu kyama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye baganda be bwe baamala okwambuka ku mbaga, naye n'ayambuka, si lwatu, naye nga mu kyama.