John 7:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abaddamu nti: “Enjigiriza yange si yange, naye y'oli eyantuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu kwe kubaddamu nti, “Nze sibayigiriza byange ku bwange, wabula eby’oyo eyantuma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'abaddamu n'agamba nti, “Okuyigiriza kwange si kwange, naye kw'oli eyantuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Bye njigiriza si byange, wabula by'oyo eyantuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu n'abaddamu n'agamba nti Okuyigiriza kwange si kwange, naye kw'oli eyantuma.