John 7:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Embaga enkulu ey'Abayudaaya ey'Ensiisira yali kumpi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye embaga y’Abayudaaya eyitibwa ey’Ensiisira yali eneetera okutuuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye embaga y'Abayudaaya ey'Ensiisira yali eneetera okutuuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Embaga y'Abayudaaya ey'Ensiisira yali eneetera okutuuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye embaga y'Abayudaaya yali enaatera okutuuka, ye y'ensiisira.