John 7:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ayanukula nti: “Nkoze kimu kyokka, mwenna ne mwewuunya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu nti, “Nakola ekikolwa kimu ku Ssabbiiti buli muntu ne yeewuunya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'agamba nti, “Nnakola omulimu gumu, nammwe mwenna ne mwewuunya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'addamu nti: “Nakola ekikolwa kimu, mwenna ne mwewuunya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'agamba nti Nnakola omulimu gumu, nammwe mwenna mwewuunya.