John 7:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'omu Yeruzaalemu abamu baali bagamba nti: “Ono si gwe banoonya okutta?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu abamu ab’omu Yerusaalemi ne beebuuzaganya nga bagamba nti, “Ono si ye muntu gwe banoonya okutta?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abamu ku bantu ab'omu Yerusaalemi ne bagamba nti, “Gwe banoonya okutta si ye wuuno?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abamu ku bantu ab'omu Yerusaalemu ne bagamba nti: “Ono si gwe banoonya okutta?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abamu ab'omu Yerusaalemi ne bagamba nti Gwe banoonya okutta si ye wuuno?