John 7:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda be ne bamugamba nti: “Vva wano, olage mu Buyudaaya n'abayigirizwa bo eyo balabe ku ebyo by'okola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baganda ba Yesu ne bamugamba nti, “Vva wano, olage mu Buyudaaya, abayigirizwa bo balabe ebyamagero by’okola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo baganda be ne bamugamba nti, “Va wano, ogende e Buyudaaya, abayigirizwa bo nabo balabe emirimu gyo gy'okola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda ba Yesu ne bamugamba nti: “Va wano ogende e Buyudaaya, abayigirizwa bo nabo balabe ku ebyo by'okola,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo baganda be ne bamugamba nti Va wano, ogende e Buyudaaya, abayigirizwa bo nabo balabe emirirnu gyo gy'okola.