John 7:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abagamba nti: “Nkyali nammwe ebbanga ttono, olwo ŋŋende eri oli eyantuma;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’agamba nti, “Nzija kumala nammwe ebbanga ttono, ndyoke nzireyo eri oyo eyantuma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'agamba nti, “Esigaddeyo ebbanga ttono nga nkyali nammwe, ndyoke ŋŋende gy'ali eyantuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'agamba nti: “Nja kumala nammwe ebbanga ttono, ndyoke ŋŋende eri oyo eyantuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu n'agamba nti Esigaddeyo ebbanga ttono nga nkyali nammwe, ndyoke ŋŋende gy'ali eyantuma.