John 7:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ategeeza ki bw'agamba nti: ‘Mulinnoonya naye temulinzuula,’ ate nti: ‘Nze we ndi mmwe temuyinza kutuukawo’?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ategeeza ki bw’agamba nti, ‘Mulinnoonya, naye temulindaba?’ Era nti, ‘Gye ndaga temuyinza kutuukayo?’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kigambo ki ekyo ky'agamba nti, Mulinnoonya, so temulindaba; era gye ndi, mmwe temuyinza kujjayo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ategeeza ki bw'agamba nti: ‘Mulinnoonya, naye temulindaba,’ era nti: ‘Gye ndibeera temuyinza kutuukayo?’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kigambo ki ekyo ky'agamba nti Mulinnoonya, so temulindaba; era gye ndi, mmwe temuyinza kujjayo?