John 7:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abamu mu kibiina ekyo bwe baawulira ebigambo bye ebyo, ne bagamba nti: “Ono ye Mulanzi ddala oli.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu abamu mu kibiina bwe baawulira ng’ayogera bw’atyo, ne bagamba nti, “Ddala omuntu ono ye Nnabbi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ab'omu kibiina bwe baawulira ebigambo ebyo ne bagamba nti, “Mazima, ono ye nnabbi oli.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamu mu kibiina ky'abantu ekyo bwe baawulira ebigambo ebyo, ne bagamba nti: “Ddala ono ye mulanzi oli.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ab'omu kibiina bwe baawulira ebigambo ebyo ne bagamba nti Mazima, ono ye nnabbi oli.