John 7:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalala ne bagamba nti: “Ono ye Kristu.” Naye abalala ne bagamba nti: “Kristu alisibuka mu Galilaaya?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalala ne bagamba nti, “Omuntu ono ye Kristo.” Naye abalala ne bagamba nti, “Nedda, Kristo tayinza kuba ng’ava mu Ggaliraaya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalala ne bagamba nti, “Ono ye Kristo.” Naye abalala ne bagamba nti, “Nedda, Kristo ava mu Ggaliraaya?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalala ne bagamba nti: “Ono ye Kristo.” Naye abalala ne bagamba nti: “Kristo asibuka mu Galilaaya?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalala ne bagamba nti Ono ye Kristo. Naye abalala ne bagamba nti Nedda, Kristo ava mu Ggaliraaya?