John 7:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebiwandiiko tebigamba nti: ‘Mu zzadde lya Dawudi, mu kyalo Beteleemu, Dawudi mwe yabeeranga, Kristu mw'aliva?’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Ekyawandiikibwa kigamba nti: Kristo wa kuva mu zzadde lya Dawudi, era nga wa kuzaalibwa mu Besirekemu, ekibuga kya Dawudi mwe yali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyawandiikibwa tekigamba nti Kristo ava mu zzadde lya Dawudi, mu Besirekemu, embuga Dawudi mwe yali?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyawandiikibwa tekigamba nti Kristo wa kuva mu zzadde lya Dawudi, era wa kuzaalibwa mu Betilehemu, ekibuga Dawudi mwe yali?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyawandiikibwa tekigamba nti Kristo ava mu zzadde lya Dawudi, mu Besirekemu, embuga Dawudi mwe yali?