John 7:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaweereza ne baddayo eri bakabona abakulu n'eri Abafarisaayo; bo ne babagamba nti: “Lwaki temumuleese?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abaweereza b’abakabona abakulu n’Abafalisaayo ne baddayo eri bakabona abakulu n’Abafalisaayo. Abakulembeze Ne bababuuza nti, “Lwaki temumuleese?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abambowa ne baddayo eri bakabona abakulu n'Abafalisaayo; nabo ne babagamba nti, “Ekibalobedde ki okumuleeta?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abaserikale ne baddayo eri bakabona abakulu n'Abafarisaayo. Bo ne bababuuza nti: “Lwaki temumuleese?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abambowa ne baddayo eri bakabona abakulu n'Abafalisaayo; nabo ne babagamba nti Ekibalobedde ki okumuleeta?