John 7:51 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Etteeka lyaffe lisalira omuntu omusango nga terimaze kumuwuliriza ne limanya ky'akoze?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Amateeka gaffe gakkiriza okusalira omuntu omusango nga tannaba kuwozesebwa okutegeera ky’akoze?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ye mpisa yaffe okusalira omuntu omusango nga tebannawulira bigambo bye n'okutegeera ky'akoze?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Amateeka gaffe gakkiriza okusalira omuntu omusango nga tebannaba kumuwozesa, n'okutegeera ky'akoze?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ye mpisa yaffe okusalira omuntu omusango nga tebannawulira bigambo bye n'okutegeera ky'akoze?