John 7:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmwe mwambuke ku mbaga enkulu; naye nze sijja kwambuka ku mbaga eno enkulu, kubanga akadde kange tekannatuukirira.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmwe mwambuke ku mbaga. Nze sijja kwambuka ku mbaga eno, kubanga ekiseera kyange tekinnatuuka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe mwambuke ku mbaga: nze sinnaba kwambuka ku mbaga eno; kubanga ekiseera kyange tekinnaba kutuukirizibwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe mwambuke ku mbaga. Nze sinnatuusa kwambuka ku mbaga eyo, kubanga ekiseera kyange tekinnatuuka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe mwambuke ku mbaga: nze sinnaba kwambuka ku mbaga eno; kubanga ekiseera kyange tekinnaba kutuukirizibwa.