John 8:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafarisaayo ne bamugamba nti: “Ggwe weejulira wennyini; okujulira kwo si kwa mazima.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abafalisaayo ne bamugamba nti, “Weeyogerako naye by’oyogera bya bulimba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abafalisaayo ne bamugamba nti, “Ggwe weetegeeza wekka; okutegeeza kwo si kwa mazima.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abafarisaayo ne bamugamba nti: “Weeyogerako, by'oyogera si bya mazima.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abafalisaayo ne bamugamba nti Ggwe weetegeeza wekka; okutegeeza kwo si kwa mazima.