John 8:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mu tteeka lyammwe baawandiika nti: ‘Obujulizi bw'ababiri buba bwa mazima.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amateeka gammwe gagamba nti ssinga abajulirwa babiri bakkiriziganya ku kintu, obujulirwa bwabwe buba bwa mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye ne mu mateeka gammwe kyawandiikibwa nti okutegeeza kw'abantu ababiri kwa mazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mu Mateeka gammwe kyawandiikibwa nti obujulizi bw'ababiri kye bukakasa, kiba kya mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye ne mu mateeka gammwe kyawandiikibwa nti okutegeeza kw'abantu ababiri kwa mazima.