John 8:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu makya n'adda mu Kiggwa. Abantu bonna ne bajja gy'ali, n'atuula n'abayigiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku makya ennyo n’akomawo mu Yeekaalu, abantu bonna ne bajja gy’ali, n’atuula n’abayigiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akeera mu makya n'ajja nate mu Yeekaalu, abantu bonna ne bajja gy'ali; n'atuula, n'abayigiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku makya ennyo n'akomawo mu Ssinzizo, abantu bonna ne bajja gy'ali, n'atuula n'abayigiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akeera mu makya n'ajja nate mu yeekaalu, abantu bonna ne bajja gy'ali; n'atuula, n'abayigiriza.