John 8:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu ate n'abagamba nti: “Nze ŋŋenda, mulinnoonya, naye mulifiira mu kibi kyammwe; gye ŋŋenda temuyinza kujjayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu ne yeeyongera, n’abagamba nate nti, “Nze ŋŋenda, mulinnoonya, naye mulifiira mu bibi byammwe. Gye ŋŋenda mmwe temuyinza kujjayo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'abagamba nate nti, “Nze ŋŋenda, nammwe mulinnoonya, mulifiira mu kibi kyammwe; nze gye ŋŋenda, mmwe temuyinza kujjayo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abagamba nate nti: “Nze ŋŋenda. Mulinnoonya, naye mulifiira mu bibi byammwe. Nze gye ndaga, mmwe temuyinza kujjayo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'abagamba nate nti Nze ŋŋenda, nammwe mulinnoonya, mulifiira mu kibi kyammwe: nze gye ŋŋenda, mmwe temuyinza kujjayo.