John 8:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayudaaya ne bagamba nti: “Agenda kwetta, anti agambye nti: ‘Gye ŋŋenda mmwe temuyinza kujjayo.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayudaaya ne bagamba nti, “Agenda kwetta kyava agamba nti, ‘Nze gye ndaga, mmwe temuyinza kujjayo?’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abayudaaya ne bagamba nti, “Agenda kwetta, kubanga agamba nti, Nze gye ŋŋenda mmwe temuyinza kujjayo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayudaaya ne bagamba nti: “Agenda kwetta, kyava agamba nti: ‘Nze gye ndaga, mmwe temuyinza kujjayo’?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abayudaaya ne bagamba nti Anetta, kubanga agamba nti Nze gye ŋŋenda mmwe temuyinza kujjayo?