John 8:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abagamba nti: “Mmwe muli ba wansi, nze ndi wa waggulu. Mmwe muli ba mu nsi eno, nze siri wa mu nsi eno.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abagamba nti, “Mmwe muli ba ku nsi, naye Nze ndi wa mu ggulu. Mmwe muli ba ku nsi kuno, Nze siri wa ku nsi kuno.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “Mmwe muli ba ku nsi; nze ndi wa mu ggulu. Mmwe muli ba mu nsi muno; nze siri wa mu nsi muno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abagamba nti: “Mmwe muli ba ku nsi, nze ndi wa mu ggulu. Mmwe muli ba ku nsi kuno, nze siri wa ku nsi kuno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Mmwe muli ba wansi, nze ndi wa waggulu; mmwe muli ba mu nsi muno, nze siri wa mu nsi muno.