John 8:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamugamba nti: “Ggwe ani?” Ye n'abagamba nti: “Ky'ekyo kye mbadde mbagamba okuva olubereberye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamubuuza nti, “Ggwe ani?” Yesu n’abaddamu nti, “ Lwaki mbategeeza?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bamugamba nti, “Ggwe ani?” Yesu n'abagamba nti, “Nga bwe nnabagambanga okuva ku lubereberye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamubuuza nti: “Ggwe ani?” Yesu n'abaddamu nti: “Nga bwe mbagambye olubereberye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bamugamba nti Ggwe ani? Yesu n'abagamba nti Nga bwe nnabagambanga okuva ku lubereberye.