John 8:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne batategeera nga yali ababuulira ku Taata.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka tebaategeera Kitaawe gw’ayogerako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebaategeera ng'abagambye ku Kitaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tebaategeera nti Yesu yali abagamba ku Kitaawe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tebaategeera ng'abagambye ku Kitaffe.