John 8:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abawandiisi n'Abafarisaayo ne bamuleetera omukazi eyakwatirwa mu bwenzi, ne bamussa wakati,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abannyonnyozi b’amateeka n’Abafalisaayo ne baleeta omukazi gwe baakwata ng’ayenda, ne bamuteeka wakati mu maaso g’ekibiina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abawandiisi n'Abafalisaayo ne baleeta omukazi gwe bakutte ng'ayenda; ne bamussa wakati,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abannyonnyozi b'amateeka n'Abafarisaayo, ne baleeta omukazi gwe baakwata ng'ayenda, ne bamuteeka bonna we bayinza okumulabira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abawandiisi n'Abafalisaayo ne baleeta omukazi gwe bakutte ng'ayenda; ne bamussa wakati,