John 8:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayudaaya abaamukkiriza Yezu n'abagamba nti: “Bwe mulinywerera ku kigambo kyange, mulibeera bayigirizwa bange ddala;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’agamba Abayudaaya abaamukkiriza nti, “Bwe munywerera ku kigambo kyange muba bayigirizwa bange ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'agamba Abayudaaya bali abaamukkiriza nti, “Bwe munywerera mu kigambo kyange, nga muli bayigirizwa bange ddala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu, Abayudaaya abaamukkiriza, n'abagamba nti: “Bwe munywerera ku bye mbayigiriza, muba bayigirizwa bange ddala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu n'agamba Abayudaaya bali abaamukkiriza nti Bwe munywerera mu kigambo kyange, nga muli bayigirizwa bange ddala;