John 8:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abaddamu nti: “Mbagambira ddala mazima nti buli akola ekibi, abeera muddu wa kibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Ddala ddala mbagamba nti buli akola ekibi aba muddu wa kibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abaddamu nti, “Ddala ddala mbagamba nti Buli muntu yenna akola ebibi, ye muddu w'ekibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Mazima ddala mbagamba nti buli akola ekibi, aba muddu wa kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'abaddamu nti Ddala ddala mbagamba nti Buli muntu yenna akola ebibi, ye muddu w'ekibi.