John 8:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuddu taba wa lubeerera mu nnyumba; omwana ye aba wa lubeerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuddu taba wa lubeerera mu maka, naye omwana ye, aba waamu ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuddu tabeerera mu nnyumba mirembe na mirembe: omwana abeerera emirembe n'emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuddu taba wa lubeerera mu maka, naye omwana aba waamu ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuddu tabeerera mu nnyumba mirembe na mirembe: omwana abeerera emirembe n'emirembe.