John 8:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmanyi nga muli bazzukulu ba Yiburayimu, sso munoonya okunzita, kubanga ekigambo kyange tekirina kifo mu mmwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weewaawo ntegeera nga muli bazzukulu ba Ibulayimu, naye ate abamu ku mmwe musala amagezi okunzita, kubanga ekigambo kyange temukikkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmanyi nti muli zzadde lya Ibulayimu: naye musala amagezi okunzita, kubanga ekigambo kyange tekyeyabya mu mmwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmanyi nga muli bazzukulu ba Aburahamu, naye musala amagezi okunzita, kubanga bye njigiriza temubikkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmanyi nti muli zzadde lya Ibulayimu: naye musala amagezi okunzita, kubanga ekigambo kyange tekyeyabya mu mmwe.