John 8:46 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mmwe ani annumiriza ekibi? Bwe mbabuulira amazima, lwaki temunzikiriza?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani mu mmwe annumiriza ekibi? Bwe njogera amazima, kiki ekibagaana okunzikiriza?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani ku mmwe annumiriza ekibi? Bwe njogera amazima kiki ekibalobedde okunzikiriza?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ani ku mmwe annumiriza ekibi? Bwe njogera amazima lwaki temunzikiriza?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani ku mmwe annumiriza ekibi? Bwe njogera amazima kiki ekibalobedde okunzikiriza?