John 8:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Owa Katonda awulira ebigambo bya Katonda. Mmwe nno kyemuva mulema okuwulira ebigambo bya Katonda kubanga temuli ba Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu wa Katonda awulira ebigambo bya Katonda. Naye mmwe temuwulira kubanga temuli ba Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Owa Katonda awulira ebigambo bya Katonda: mmwe kyemuva mulema okuwulira, kubanga temuli ba Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu wa Katonda, awulira ebigambo bya Katonda. Mmwe kyemuva mulema okubiwulira, kubanga temuli ba Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Owa Katonda awuiira ebigambo bya Katonda; mmwe kyemuva mulema okuwulira, kubanga temuli ba Katonda.