John 8:50 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze seenoonyeza kitiibwa; akinnoonyeza w'ali era y'alamula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Nze sinoonya kussibwamu kitiibwa, waliwo omu ye akisaanira era y’alamula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze sinoonya kitiibwa kyange; w'ali anoonya era asala omusango.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze sinoonya kitiibwa kyange. Akinoonya, era alisala omusango waali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze sinoonya kitiibwa kyange; w'ali anoonya era asala omusango.