John 8:59 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne bakwata amayinja okugamukasuukirira; naye Yezu ne yeekweka, n'ava mu Kiggwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne bakwata amayinja okumukuba, kyokka Yesu ne yeekweka n’afuluma mu Yeekaalu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne baddira amayinja okumukuba: naye Yesu ne yeekweka, n'afuluma mu Yeekaalu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bakwata amayinja okumukuba, kyokka Yesu ne yeekweka, n'afuluma mu Ssinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne baddira amayinja okumukuba: naye Yesu ne yeekweka, n'afuluma mu yeekaalu.