John 8:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo baakyogera kumukema bukemi bafunewo ensonga ey'okumuwawaabira. Yezu n'akutama, n'awandiika ku ttaka n'olunwe lwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo baakyogera nga bamugezesa, bafune kye banaasinziirako okumuwawaabira. Naye Yesu n’akutama n’awandiika ku ttaka n’olunwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baayogera bati nga bamukema, babe n'ekigambo kye banaamuloopa. Naye Yesu n'akutama, n'awandiika n'engalo ku ttaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo baakyogera nga bamukema, bafune kye banaasinziirako okumuwawaabira. Naye Yesu n'akutama, n'awandiika ku ttaka n'olunwe lwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baayogera bati nga bamukema, babe n'ekigambo kye banaamuloopa. Naye Yesu n'akutama, n'awandiika n'engalo ku ttaka.