John 9:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yali ayitaayita, n'alaba omusajja eyazaalibwa nga muzibe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu bwe yali ng’atambula, n’alaba omusajja eyazaalibwa nga muzibe w’amaaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu bwe yali ng'ayitawo, n'alaba omuntu eyazaalibwa nga muzibe wa maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yali ng'ayitawo, n'alaba omuntu eyazaalibwa nga muzibe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yali ng'ayita, n'alaba omuntu eyazaalibwa nga muzibe wa maaso.