John 9:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ye n'agamba nti: “Ye nze.” Ne bamugamba nti: “Amaaso gaazibuse gatya?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bo kwe ku mubuuza nti, “Kale amaaso go gaazibuse gatya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bamugamba nti, “Kale amaaso go gaazibuka gatya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamubuuza nti: “Kale amaaso go gaazibuka gatya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bamugamba nti Kale amaaso go gaazibuka gatya?