John 9:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo eyali muzibe ne bamutwala eri Abafarisaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne batwala omusajja eyali omuzibe w’amaaso eri Abafalisaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamutwala eri Abafalisaayo oli edda eyali omuzibe w'amaaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo eyali muzibe ne bamutwala eri Abafarisaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamutwala eri Abafalisaayo oli eyali edda omuzibe w'amaaso.