John 9:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati nno Yezu lwe yakola obudongo n'azibula amaaso ge lwali lwa Sabbaato.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku olwo Yesu lwe yatabulirako ettaka n’azibula omusajja oyo amaaso, lwali lwa Ssabbiiti.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye lwali lwa ssabbiiti olunaku olwo Yesu lwe yatabulirako ettaka, n'amuzibula amaaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olunaku olwo, Yesu lwe yatabulirako ettaka, n'azibula omuntu oyo amaaso, lwali lwa Sabbaato.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye lwali lwa ssabbiiti olunaku olwo Yesu lwe yatabulirako ettaka, n'amuzibula amaaso.