John 9:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayudaaya ne batakkiriza ng'omuntu oyo yali muzibe n'alaba okutuusa nga batumizza bazadde b'eyali afunye okulaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne batakkiriza nti omusajja oyo yali muzibe, okutuusa lwe baayita abazadde be,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale Abayudaaya tebakkiriza bigambo bye, nga yali muzibe w'amaaso n'azibula, okutuusa lwe baamala okuyita abazadde b'eyazibula
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Abayudaaya ne batakkiriza ng'omuntu oyo yali muzibe, oluvannyuma n'asobola okulaba, okutuusa lwe baayita bazadde be,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale Abayudaaya tebakkiriza bigambo bye, nga yali muzibe w'amaaso n'azibula, okutuusa lwe baamala okuyita abazadde b'eyazibula