John 9:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne bamuvuma, ne bagamba nti: “Ggwe muyigirizwa we, naye ffe tuli bayigirizwa ba Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamuvuma ne bamugamba nti, “Ggwe oli muyigirizwa we. Naye ffe tuli bayigirizwa ba Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamuvuma, ne bagamba nti, “Ggwe oli muyigirizwa we: naye ffe tuli bayigirizwa ba Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamuvuma, era ne bagamba nti: “Ggwe muyigirizwa we. Naye ffe tuli bayigirizwa ba Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamuvuma, ne bagamba nti Ggwe oli muyigirizwa we: naye ffe tuli bayigirizwa ba Musa.