John 9:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ffe tumanyi nga Katonda yayogera ne Musa; naye ono omusajja tetumanyi gy'ava.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ffe tumanyi nga Katonda yayogera ne Musa, naye oyo tetumanyi gy’ava.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ffe tumanyi nga Katonda yayogera ne Musa: naye omuntu oyo tetumumanyi gy'ava.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ffe tumanyi nga Katonda yayogera ne Musa. Naye oyo tetumanyi gy'ava.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ffe tumanyi nga Katonda yayogera ne Musa: naye omuntu oyo tetumumanyi gy'ava.