John 9:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'addamu nti: “Ono tayonoonanga newandibadde bazadde be, naye gwaba gutyo ebikolwa bya Katonda biryoke byolekebwe mu ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu nti, “Ku bonna omusajja ono newaakubadde bazadde be tekuliiko yayonoona, wabula kino kyabaawo emirimu gya Katonda girabikire ku ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu nti, “Ono teyayonoona, newakubadde abazadde be, naye emirimu gya Katonda girabikire ku ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'addamu nti: “Ono teyayonoona, wadde abazadde be, wabula yazaalibwa nga muzibe, eby'amaanyi Katonda by'akola biryoke biragibwe ku ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu nti Ono teyayonoona, newakubadde abazadde be, naye emirimu gya Katonda girabikire ku ye.