John 9:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusajja n'addamu nti: “Kino kyewuunyisa! Temumanyi gy'ava, sso nga yanzibudde amaaso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye n’addamu nti, “Kino kitalo, mmwe obutamanya gye yava ate nga nze yanzibula amaaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu n'addamu n'abagamba nti, “Kino kitalo! mmwe obutamanya gy'ava, omuntu eyasobola okunzibula amaaso!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu ono n'abaddamu nti: “Kino kitalo, mmwe obutamanya gy'ava, sso nga yanzibula amaaso!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu n'addamu n'abagamba nti Kino kitalo! mmwe obutamanya gyava, omuntu eyasobola okunzibula amaaso!