John 9:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate tumanyi nga Katonda tawulira boonoonyi, wabula omuntu bw'atya Katonda, n'atuusa by'ayagala, oyo Katonda amuwulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tumanyi nti Katonda tawulira balina bibi, naye awulira abo abamutya era abakola by’ayagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tumanyi nga Katonda tawulira balina bibi; naye buli muntu atya Katonda, ng'akola ky'ayagala, oyo amuwulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumanyi nga Katonda aboonoonyi tabawulira, wabula awulira abo abamussaamu ekitiibwa, era abakola by'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tumanyi nga Katonda tawulira balina bibi; naye buli muntu atya Katonda, ng'akola ky'ayagala, oyo amuwulira.